97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

ssentebe we wakiso atongozza piki piki y’ekisero

Matia Lwanga Bwanika nga ye Ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso yatongozza piki piki eriko akatandaalo nga eno egenda kuyambako ku balimi wamu n’abasuubuzi okutambuza obulungi ebirime byabwe wamu n’ebyamaguzi ebirala.
Ono yasabye abasuubuzi okwettanira Piki piki zino kuba zigenda kubanguyiza okutambuza ebintu byabwe okubituusa mu butale wamu nabaguzi nabo bajja kwanguyirwa okubituusa awaka.

About Mubiru Ali

Leave a Reply