Ssentebe wAkakiiko kebyokulonda aka SC Villa Brian Kajubi alangiridde Omar Ahmed Hussein nga Pulezidenti wa Kkiraabu eno oluvannyuma lwokuyitamu
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aka SC Villa Brian Kajubi alangiridde Omar Ahmed Hussein nga Pulezidenti wa Kkiraabu eno oluvannyuma lwokuyitamu nga tavuganyiziddwa.
Omar yasunsuddwa Akakiiko bwatyo nakirizibwa ba Board of Trustees okuba nti yalina ebisaanyizo byokubeera Pulezidenti wa Kkiraabu okumala emyaka 5.

