97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

ssente sikyekikulu wabula ddembe lya bonna – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asekeredde obukodyo Gavumenti mweyise okukkakkanya ettutumu ly’afunye nga bamulemesa okukola ensimbi.
Mu kwogerako kwe, agamba yagenda okujja mu by’obufuzi nga ssente azirina era yali akimanyi bulungi nti enteekateeka z’okumwavuwaza ziyinza okubeerawo era talina kutya nti ayinza okubeera omwavu bw’ekiba nga kyekinaaleeta ekyukakyuka z’ayaayaanira.

About Mubiru Ali

Leave a Reply