97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssemaka yekakaatise ku mwana myaka 4.

Ssemaka ategeerekeseeko erya Bakhari ku kyalo Mafubira mu disitulikiti ye Jinja yekakaatise ku mwana wa myaka ena n’amubuukirako eggologootiro.

Maama w’omwana ono Mariam Nabirye bino olumugudde mu matu n’addukira ku police e Jinja, ssedduvutto ono n’agombebwamu obwala era kati atemeza mabega wa mitayimbwa.

Ye aduumira police e Jinja Fellix Mujuzi akakasizza bino era n’agamba nti omwana atwaliddwa mu ddwaliro okukeberebwa oluvanyuma omusujja ono waakuggulwako emisango gy’okukabasanya omwana.

Lino litusakiddwa Solomon Baleke.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply