Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

UPC tegenda kusimbawo muntu ku kifo kya Pulezidenti

August 27, 2020 · Mubiru Ali

Ekibiina kya Uganda Peoples Congress – UPC kivuddeyo nekitegeeza nga bwekitagenda kusimbawo muntu yenna kuvugunya ku bwa Pulezidenti mu 2021 oluvannyuma lwa Pulezidenti waakyo Jimmy Mike Akena Obote okusalawo okwesimbawo ku kifo ky’Omubaka akiiikirira Lira Municipality East.