97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssegiriinya ne Ssewanyana baleeteddwa mu Kkooti

Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP ikuli; Mohammed Ssegiriinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West, olunaku olwaleero baleeteddwa mu Kkooti Enkulu ewozesa emisango gy’obutujju ne bakalintalo egibavunaanibwa okutandika okuwozesebwa.
Bano baleeteddwa mu bukuumi obwamaanyi. Ssewanyana ne Ssegiriinya bamaze emyezi egikunukiriza mu 11 ku alimanda

Leave a Reply