Latest News
0

Bbomu esse abaana

Mu Disitulikiti y’e Katakwi, abaana babiri bakubiddwa Bbomu kika kya Guluneedi ne bakkirira e Kalannamo ,  babadde bagenze kulima, wabula olutemye enkumbi ku ttaka bbomu n’etulika era ensi nebagisiibula nga tebeesikidde kanyebwa.

More Similar Posts

Menu