97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabawaabi wa Gavumenti yeetaga obuwumbi 5 okuyimirizaawo abakozi abaggya

Yafeesi ya Ssaabawaabi wa Gavumenti yeetaga obuwumbi bw’ensimbiĀ  za Yuganda butaano okuyimirizaawo abakozi abaggya.

Micheal Chibita bw’abadde alabiseeko mu kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’amateeka ategeezezza nti newankubadde nga enteekateeka y’okwongera ku bakozi mu kitongole kino yayisibwa, naye tewali ssente zaateekeddwawo kulabika nti abakozi bano bayingizibwa mu kitongole era nga mu kiseera kino ku Disitulikiti 130 eziri mu ggwanga, bakolera mu 89 zokka ekikaluubiridde bannansi okufuna obwenkanya mu misango.

About Mubiru Ali

Leave a Reply