Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among avuddeyo nayozayoza…
Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among avuddeyo nayozayoza akuliro Oludda oluwabula Gavumenti LOP Joel Ssenyonyi olwokuwangula okwemulugunya okwatwalibwa mu Kakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda ku nsonga za Nakawa West Constituency okubeerawo mu mateeka. Ono era ayagalizza Ababaka bonna obuwanguzi mu kalulu akajja. Ono agambye nti ayagala Ababaka nga bwebali mu Palamenti eye 11 okusigaza ebifo byabwe.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026

