97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Pulezidenti wa Sudan kyaddaaki alekulidde

Kyaddaaki Pulezidenti wa Sudan Omar Al-Bashir afugidde Sudan emyaka 30 azze ebbali. Abakungu okuva mu Gavumenti bagamba nti kati bali munjogerezeganya okuteekawo akakiiko akaba kagira nga katwala eggwanga mu maaso.
Ono okulekulira kidiridde okwekalakaasa kwabannansi ku nguudo z’ekibuga Khartoum okuva mu mwezi gwekkumi omwaka oguwedde.

About Mubiru Ali

Leave a Reply