Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live

Maama wa Ssegiriinya ne Mukyala we bagaaniddwa okulaba Minisita Mao

August 8, 2022 · Mubiru Ali

Twahira Akandinda Mukyala w’Omubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad wamu ne Maama we Justine Nakajumba bakedde ku offiisi ya Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi okugezaako okusisinkana Minisita Norbert Mao wabula nebagaanibwa abebyokwerinda okuyingira ababalagidde okudda oluna olw’enkya basobole okumulaba.