BREAKING NEWS
MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year MBU: Alien Skin’s dangerous bike stunts worry fans after latest accident Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rulinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso Pulse Uganda: Nameere served election petition through newspapers after refusing court notice

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Pulezidenti Museveni yebazizza ab’e Kiruhura

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasiima abantu b’e Kanyaryeru Resettlement Scheme mu Disitulikiti y’e Kiruhuura olwokubeera abawagizi ba National Resistance Movement abatakyuuka okuviira ddala mu 1981 – 1986 lwebawa abanunuzi obukuumi.
Era yabasiimye olwokuba nti basobodde okukozesa ettaka ettono Gavumenti lyeyabawa oluvannyuma lw’olutalo mu 1986 nga kati omuntu omu asobola okufuna obukadde 64 okuva mu yiika z’ettaka 7 buli mwaka.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply