Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Pulezidenti Museveni yebazizza ab’e Kiruhura

July 28, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasiima abantu b’e Kanyaryeru Resettlement Scheme mu Disitulikiti y’e Kiruhuura olwokubeera abawagizi ba National Resistance Movement abatakyuuka okuviira ddala mu 1981 โ€“ 1986 lwebawa abanunuzi obukuumi.
Era yabasiimye olwokuba nti basobodde okukozesa ettaka ettono Gavumenti lyeyabawa oluvannyuma lw’olutalo mu 1986 nga kati omuntu omu asobola okufuna obukadde 64 okuva mu yiika z’ettaka 7 buli mwaka.