agambibwa okutta abawala bannansi ba congo mukwate

Malimali Ndihoma Sisco Justine munnansi wa Congo avuddeyo eyakwatiddwa ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe avuddeyo nakiriza okutta abawala Bannansi ba Congo ababiri abatiddwa ku Old Kampala. Kinajjukirwa nti nga 6-January-2019 mu Kakeeka Zooni mu Rubaga emirambo ebiri gyazuula nga givundira mu nnyumba emu epangisibwa.Abagenze bategeerekeka nga Hulda Nkiba ne Safi. Ono bweyakwatiddwa yaweerezeddwa ku Poliisi ya Old Kampala ayongere okunoonyerezebwako.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
KITALO! Canon Njagala Afudde