97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Poliisi eraze Piki piki gyegamba nti Ziggy Wine kweyafunira akabenje

Piki piki nnamba UDC 434W ekika kya Honda egambibwa okuba nga Ziggy Wine Munnakisinde kya People Power – Uganda ekya Bobi Wine kweyali atambulira nga 21-7-2019 ku luguudo lwa Northern Bypass wakati wa Kalerwe ne Kyebando. Eno etwaliddwa ku CPS mu Kampala okulagibwa Bannamawulire n’oluvannyuma neddizibwa ku Poliisi ya Kira Road awawabirwa omusango kw’akabenje.

About Mubiru Ali

Leave a Reply