By Simba News CorrespondentJune 29, 20181 min read
Poliisi ekutte abasajja basatu abamenye eddwaliro lya Children’s Clinic e Naalya ku ssaawa nga mwenda ez’okumakya. Mu byebadde babye mwabaddemu Computer ssatu. Wasangiddwawo n’emmundu nga esuliddwa okuliraana newebabadde babba.