Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 262 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Eggwanga tetugenda kuliwa yasoma kuzannya katemba – Capt. Mike Mukula

November 25, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRMow’ebuvanjuba Capt. Mike Mukulaavuddeyo nasaba abavubuka mu Bugisu okulonda Pulezidenti Yoweri Kaguta Musevenikuba yasinga bonna abamwesibyeko ebisaanyizo.
Capt. Mukula abadde ayogerera mu lukungaana Pulezidenti Museveni lwakubye ku kisaawe kya Mbale SS okwogera n’abakulembeze b’abavubuka ba NRM mu Bugisu wategeerezezza nti tebasobla kuwaayo ggwanga mu mikono gy’omuntu alina Diploma mu kuyimba, amazina ne katemba (MDD) nga omukulembeze walyo era nategeeza nti Uganda tesobola kintu kya kwegezeserezaako era si kifo webazanyira katemba.
Mukula ayongeddeko nti Yuganda si ‘labaratory’ mwebasuubira okukolera okugezesa oba banasobola oba tebasobole. Ayongeddeko nti oli mukulembeze naye tosobola yadde okuvumirira okwekalakaasa.