Palamenti terina buyinza kulagira gavumenti – Kiconco
Medard Kiconco eyasengula abantu abaamenyerwa amayumba ku ttaka ly’e Lusanja avuddeyo nasekerera Palamenti nga agamba nti terina buyinza kulagira Gavumenti kuliyirira bantu besenzenza ku ttakalye nga teyebuziddwako.

