97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Palamenti eyimiridde lwa Baminisita butabaawo

Omumyuuka w’Omukubiriza wa Palamenti Hon. Among Anitah awaliriziddwa okuyimiriza olutuula lwa Palamenti olwa ba Minisita obutabaawo so nga babadde balina okwanukula ku nsonga enkulu mu Ggwanga ezireeteddwa Ababaka nga zikwata ku bitundu byabwe byebakiikirira. Palamenti yakuddamu okutuula nga 24-Aug ku ssaawa Munaana.

About Mubiru Ali

Leave a Reply