Omwogezi wa Uganda Police Force eya Kampala nemiraano Racheal Kawala avuddyo nategeeza nga bwebakutte Nyanzi Kenneth Lukyamuzi, aka Mr. Ken
🚨 Omwogezi wa Uganda Police Force eya Kampala n’emiraano Racheal Kawala avuddyo nategeeza nga bwebakutte Nyanzi Kenneth Lukyamuzi, aka Mr. Ken Mukalakasa 27, nga Tiktoker kubigambibwa nti yenyigira mu bikolwa ebyokulika ennenge oba okuvuga olupanka mu katambi akakwatibwa mu 2018 nga kamulaga n’abalala abatanakwatibwa nga kigambibwa nti bakakolera Kajjansi.
Lukyamuzi akyakuumirwa mu kaduukulu ka Poliisi oluvannyuma lwokukwatibwa nga 24-March-2026 nga fayiro ye yakuweerezebwa ewa DPP okubawabula ku by’amateeka.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

