Omuvubuka myaka 14 yeganzise ku bbujje lya myezi 6 – Police emuyodde
Police e Kayunga agombyemu obwala omuvuka wa myaka 14 agambibwa okukkakkana ku bbujje lya myezi mukaaga n’aligogombola abumuli
Sserunjogi Rahaman akwatiddwa Police agamba nti banne babadde bamuyimbirira nti takola , ye kwekuddira akaana kano yeegezese obutonde akakase oba ddala bukola

