Omuntu omulala atemeddwatemeddwa e Masaka By Simba News Correspondent October 15, 2021 1 min read Sendyowa Shafik 30, nga mutuuze w’e Gayaaza Nambowa, Kimaanya Kabonera Masaka City atemeddetemeddwa abebijjambiya mu kiro ekikeesezza olwaleero. Ono addusiddwa mu Ddwaliro e Masaka nga biwala ttaka.