97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omumyuka wa Katikkito akyasizza Namuyonjo

Omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’eby’emirimu n’obuyiiya, Owek Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, asisinkanye Namuyonjo XIV, Kayemba Tadeo Yuda, ku Bulange azze okwebaza Ssaabasajja Kabaka olw’okulambula e Ssaza lye Bugerere nga Buganda ekuza olunaku lw’ebyobulamu. Mu ngeri yeemu azze okwongera okunyweza enkolagana wakati w’obukulembeze bwa Namuyonjo n’obwe Mengo n’ekigendererwa eky’okutambulira awamu okutuusa enteekateeka z’obwakabaka ku bantu

About Mubiru Ali

Leave a Reply