Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 991 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abaweebwa okukola pulojekiti za Gavumenti e Mbarara ne Ntungamo bakola byabwe – Minisita Nabakooba

September 25, 2022 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “Nalambudde pulojekiti za USMID : Uganda Support to Municipal Infrastructure Development mu Disitulikiti y’e Mbarara ne Ntungamo wabula siri musanyufu n’engeri abaweebwa kkontulakira okukola emirimu gino. Wadde nga bazze bajukizibwa entakera okukola emirimu egyebaweebwa, wabula kirabika nti bano tebajja kugimaliriza mu budde wadde okukola ekyo ekibasuubirwamu. Tujja kwebuuza ku bantu abakwatibwako okulaba kiki kyetuzzaako.”