Omulamuzi Simon Peter M.
Omulamuzi Simon Peter M. Kinobe awadde ensala ku musango Munnakibiina ki National Unity Platform Mathias Walukagga gweyatwalayo ngawakanya Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okumuwandula mu lwokaano. Omulamuzi ategeezezza nti Walukagga weyewandiisizza yali talina buyigirize bumala kuwandiisibwa kuvuganya.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026


