Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

NUP efunye ba Mmemba abapya okuva mu DP, NRM ne FDC

April 16, 2024 · Mubiru Ali
Waliwo abantu abavudde mu bibiina ebirala abegasse ku kibiina kya National Unity Platform nga bano baniriziddwa mu Kibiina Pulezidenti wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ku kitebe ky’ekibiina ku Kavule e Makerere olwaleero. Bano bavudde mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo okubadde neyali Ssentebe wa LC 5 owa Disitulikiti y’e Masaka Jude Mbabaali.
Abagasse ku kibiina bavudde mu Bibiina okuli; National Resistance Movement – NRM, Forum for Democratic Change, ne Democratic Party Uganda.