Omuka akwatiddwa nga akukusa ebiragalalagala By Mubiru Ali July 24, 2018 1 min read Mukwate Elizabeth 36 nga munnansi wa Malawi akwatiddwa ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe nga ateberezebwa okuba nga yabadde akukusa ebirigalalagala nga yabadde ayokera mu kibuga New Delhi mu India.Ono ebiragalalagala yabadde abikwese mu nsawo.