Omugaati bweguba gubuze mulye ku muwogo – Pulezidenti Museveni
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwewaba nga tewali ŋŋano oba mugaati mulye muwogo kuba muwogo waali wano. Mwemulugunya nti tewali mugaati oba ŋŋano, mulye muwogo. Nze sirya mugaati. Yuganda erina buli kimu, mulina kuzuukuka.”
