97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omubbi amenye nayingira mu St. Augustine Chapel

Chaplain wa St. Augustine Church esangibwa mu Makerere University afulumizza akatambi akalaga omubbi eyabbye ebiwebwayo mu kkanisa wamu n’ebintu ebirala. Fr. Josephat Ddungu agamba nti omuntu atanategeerekeka mannya ge yamanye nayingira mu Chapal ekiro ekyakeesa olw’e 11 – August – 2019 nabba omwendo gw’ensimbi ogutanategeerekeka, Laptop, Extension cable wamu n’obubokisi omuterekebwa ebirabo bya Mother Mary wamu ne Radio Maria.

About Mubiru Ali

Leave a Reply