Buju banton wanjawulo – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; Olunaku olwaleero lubadde lwanjawulo nnyo mu bulamu bwange kuba nfunye omukisa okusisinkana omusajja gwenvudde mu buto bwange nga mwegomba. Mulabyeko nagange, mukutteko, tunyumizza, era nkakasa nti Buju Banton mulamu.

Ng’omwana awuliriza Kitaawe, ntudde wansi nempuliriza bulungi okuva eri omusajja ono ow’amaanyi. Nsanyuse nnyo okuwulira ebigambo bye n’okulaba nti emyaka omusanvu gyeyasibwa tegyamumenya mutima era akyali musajja mugumu nnyo. Ono anzijukizza nti okusibwako emisango egitaliiyo gwegumu ku miwendo egisagulwa abalwanirizi b’eddembe mu nsi yonna.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ekyalo Bbulawayo e Zimbabwe, omusajja awasa omukazi omu.