BREAKING NEWS
MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year MBU: Alien Skin’s dangerous bike stunts worry fans after latest accident Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rulinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso Pulse Uganda: Nameere served election petition through newspapers after refusing court notice

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Omubaka wa Buyaga East Hon. Eric Musana afunye akabenje

Hon. Eric Musana Achaali, nga ono ye mubaka akikirira Buyaga East mu lukiiko olukulu olw’eggwanga agudde ku kabenje enkya yaleero mu ttawuni ye Busimbi mu Mityana. Addusiddwa mu  ddwaliro lye Mityana nga ali mumbeera mbi nnyo era oluvannyuma natwalibwa mu ddwaliro e Nakasero.

Mw. Sserunjogi John Bosco nga ono ye DPC we Mityana agamba nti Hon. Musana bwagezezaako okusala owa boda boda emotoka ye eyekika kya Prado nnamba UBB 441R netomeregana ne Canter nnamba UBA 350 F.

DPC agamba nti Hon. Musana abadde adduka nnyo era nga wakuvunaanibwa oluvannyuma nga assuuse.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply