Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 498 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omubaka wa Buyaga East Hon. Eric Musana afunye akabenje

May 15, 2018 · Mubiru Ali

Hon. Eric Musana Achaali, nga ono ye mubaka akikirira Buyaga East mu lukiiko olukulu olw’eggwanga agudde ku kabenje enkya yaleero mu ttawuni ye Busimbi mu Mityana. Addusiddwa muย  ddwaliro lye Mityana nga ali mumbeera mbi nnyo era oluvannyuma natwalibwa mu ddwaliro e Nakasero.

Mw. Sserunjogi John Bosco nga ono ye DPC we Mityana agamba nti Hon. Musana bwagezezaako okusala owa boda boda emotoka ye eyekika kya Prado nnamba UBB 441R netomeregana ne Canter nnamba UBA 350 F.

DPC agamba nti Hon. Musana abadde adduka nnyo era nga wakuvunaanibwa oluvannyuma nga assuuse.