97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

omubaka agaba yateereddwa ku kakalu ka kkooti

Omubaka wa Kitagwenda County mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Abas Mugisha Agaba yaweereddwa bail oluvanyuma lw’Omulamuzi Mariam Ayo Akello okumusomera emisango mukaaga egimuvunaanibwa omuli ogw’okuggya ssente obukadde 110 ku Munnakibiina kya NRM George Patrick Kasajja nga ono yali yesimbyeewo mu Bulamogi Northwest nga amusuubizza nti yali wakukola nga Munnamateeka we kyatatuukirizza.
Kigambibwa nti Agaba omusango yaguzza wakati wa December 2016 ne May 2017 bweyali yakattikirwa Ddiguli mu mateeka.
Agaba yegaanye omusango era nateebwa kukakalu ka Kkooti kabukadde 2 era nga wakudda mu kkooti nga 4 Apri

About Mubiru Ali

Leave a Reply