Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Amasanyalaze gasse ensolo n’omuntu omu e Nakaseke

October 1, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuntu omu akubiddwa amasanyalaze agamutiddewo saako n’ensolo ku Timuna, mu gombolola y’e Kasangombe mu Disitulikiti y’e Nakaseko.
Kigambibwa nti Kiwanuka yakubiddwa amasanyalaze agavudde ku waya ezabadde zigudde. Okuzinziira ku batuuze bagamba nti emiti gy’amasanyalaze gyagwa ku lwakutaano oluvannyuma lw’ekire ky’enkuba nti naye okuva ku olwa begayirira abakoze b’ekitongole kivunaanyizibwa ku masanyalaze ekya Umeme Limited okubayamba naye tebayambiddwa.