Oluvannyuma lwAkakiiko kebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission…
Oluvannyuma lw’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent @Electoral Commission Uganda okuwandula Mathias Walukagga mu lwokaano lwokuvuganya ku kifo ky’Omubaka wa Busiro East embiranye esigadde wakati wa Magoola Emmanuel ataweebwa kkaadi ya National Unity Platform neyesimbawo ku bwannamunigina, Hajji Abudu Kiyimba owa @National Resistance Movement ne Medard Ssegona ataweebwa kkaadi ya NUP.
Kubasigaddewo ani gwosuubira okuleebya banne?
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides


