97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ochola, namaganda mukuze – kadaga

Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt. Hon. Rebecca Kadaga avuddeyo navumirira ekikolwa ekyakoleddwa Omubaka wa Yugnada e Burundi Maj. Gen. kyaligonza wamu n’abakuumi be era nagamba nti tekisuubirwa mu muntu nga ye.
Era ono yakubidde omuduumizi wa Poliisi mu Ggwanga Martin Okoth Ochola omulanga okuvaayo amangu ddala akuze Sgt. Esther Namaganda olw’obuvumu wamu n’okukwasisa amateeka awatali kuttira muntu yenna ku liiso.

About Mubiru Ali

Leave a Reply