museveni yalina okutukwatira bendera mu 2021 – nrm cec
Olukiiko olwawaggulu mu kibiina ekikulembera eggwanga ekya National Resistance Movement – NRM lusazeewo nti Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni yagenda okukikwatira ekibiina bendera mu kalulu ka 2021.

