Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
UNBS ekutte langi n’ebyokunywa ebyayitako
October 30, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kyakoze ekikwekweto okufuuza abatunda ebintu ebyayitako mwekyakwatidde eby’okunywa ebyaggwako nga bitundibwa mu dduuka lya Barbra Akiiki, Langi eyaggwako yo yasangiddwa mu JJM Hardware e Kyebando.