Abalamazi okuva e Lira bakatambula kiromita 45

Abalamazi okuva mu disitulikiti ye Lira batuuse e Loro mu Disitulikiti ye Loro ku lugendo lwabwe olugenda okubatuusa e Namugongo nga lwakubatwalira wiiki bbiri.

Bano batambulira wamu ne Rev. Fr. Alex Eyoko era nga agamba lwaki atambula nabo lwakuba nti essaza lye Lira ligenda kuba lijaganya Golden Jubilee.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
nzize kulwanirira bannayuganda bonna – Bobi Wine