Munnamateeka mu Kampala Steven Kalali avuddeyo naddukira mu Kkooti Enkulu mu Kampala mu Civil Div…
Kalali agamba nti etteeka lino kkadde nnyo nga lirinnyirira eddembe lyobuntu erimuweebwa mu ssemateeka wa 1995.
Munnamateeka Mary Nankabirwa, naye agamba nti Kalali mutuufu, etteeka lino lisosola era linyigiriza omukyala.
Nankabirwa agamba nti okulagira omukyala okwegatta kirinyirira ekitiibwa ky’omuntu nga kyandiviiramu obutabanguko mu maka, okwawukana wamu n’abakyala okuggyamu embuto.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe

