mukyala wa felix agaanye okukwata mu ngalo za mukyala wa kabira
Denise Nyekeru nga ono mukyala wa Pulezidenti wa DRC omupya Felix Tshisekedi yagaanye okukwata mu ngalo za Olive Lembe di Sita mukyala wabadde Pulezidenti wa DRC Jospeh Kabila ku mukolo ogwakoleddwa okumusiibula.

