Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,314 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi ekutte Jose Chameleone ne Weasel

July 16, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi mu Kampala ewaliriziddwa okukwata omuyimbi Jose Chameleone wamu ne muganda we Weasel nebatwalibwa ku Poliisi ya CPS mu Kampala. Kigambibwa nti bano babadde bagezaako okutambula mu kibuga wakati nga baagala okuleetawo akacankalano nga bava ku kitebe kya Democratic Party Uganda – DP ku City House.
Wabula oluvannyuma Chameleone yetonze, era Poliisi nemusonyiwa olwokuba nti gwe gubadde omulundi gwe ogusoose ate nga asazeewo okwetonda nga bakamukwata. Poliisi emuggye ku CPS nemutwala ku Metropol Hotel era temugguddeko musango gwonna.