Moses Muhangi yesimbyeewo ku kifo kyOmubaka wa Kampala…
Moses Muhangi yesimbyeewo ku kifo ky’Omubaka wa Kampala Central: “Waliwo abantu aboogeza amaanyi olw’okuba bamanyi Gavumenti tesobola kukyuuka naye njagala bajjukire batabani ba Gaddafi. Ekirala akantu katono nnyo akasobola okutabangula Eggwanga ng’abantu bekyaaye.”
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026

