97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

mmeeya w’e kawempe mwenyamivvu olwa bakansala abagula ebintu bya divizoni

Mmeeya w’e Kawempe Sserunjogi Emmanuel ow’Eddembe avuddeyo nalabula abakulembeze ba LC ne Bakansala mu Kawempe abalagajjalira ebintu ebigulibwa okuva mu nsimbi z’omuwi w’omusolo ate bbo nebabitunda wamu n’okubigula okugeza nga ebyo ebikozesebwa mu kuzimba emyala n’enguudo.
Bano kigambibwa nti bakolagana nabazimba emyala nebabaguza ebikozesebwa okuli ebigoma, amayinja, sseminti, kolansi n’ebirala.

About Mubiru Ali

Leave a Reply