Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Temufuula omukolo gwa Ssaabasajja akadaala k’ebyobufuzi – Owoyesigyire

Omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire avuddeyo n’alabula Bannabyabufuzi okwewala okufuula omukolo gw’okujjaguza Amattikira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akadaala k’ebyobufuzi nti kajja kubajjuutuka kuba bakukwatibwa.
Eby’okwerinda bitandise okunywezebwa mu bitundu by’e Entebe nga betegekera omukolo guno ogugenda okubeera ku Nkumba University.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort