97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Minisita Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka e Kyankwanzi

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba wamu n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba ngali wamu n’Ababaka Hon. Bingi ne Hon. Christine Sendawula wamu n’abakulembeze abalala basisinkanye abantu abamaze ebbanga nga bagugulana olw’ensonga z’ettaka e Kyankwanzi. Minisita agamba nti bagenda kukolera wamu okulaba nti ensonga zino zigonjoolwa mu mirembe era neyebaza nnyo abakulembeze olwokuvaayo nebayingira mu nsonga zino.

Leave a Reply