Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 363 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kkooti eyisizza ebbaluwa bakuntumye eri Muky. Ntambi

September 30, 2020 · Mubiru Ali

Kkooti ewozesa abakenuzi nabali b’enguzi olunaku olwaleero eyisizza ekibbaluwa ki bakuntumye eri Silvia Muwebwa Ntambi, Ssentebe w’akakiiko ka Equal Opportunities Commission okulabikako mu Kkooti eno nga 7-October-2020 okwewozaako ku misango 3 ookuli okwekobaana okuzza omusango, okufiiriza Gavumenti ensimbi wamu n’okulya enguzi.
Ono avunaanibwa n’abalala 9 okuva mu kakiiko kekamu abavunaanibwa emisango 26.
Oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Edwin Amanya yasabye Kkooti ewalirize Muhebwa alabikeko mu kkooti kuba yatanewoozaako ku musango guno kuba okunoonyereza kwaggwa dda.