97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Minisita Nabakooba alagidde offiisa eyabuze ekyapa akwatibwe

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka Judith Nabakooba olunaku lweggulo yalagidde Uganda Police Force e Mukono okukwata omukozi mu Offiisi y’ettaka eya Mukono Zonal lands office ku kigambibwa nti yagajjala ku mulimu nabuza ekyapa ky’omuntu.
Hanifah Nantongo yatwaliddwa ku Mukono CPS era Minisita namulagira asasulire okugoba ku kyapa ekipya.
#ffemmwemmweffe

About Mubiru Ali

Leave a Reply