97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Mayor w’e Kasangati Ssempebwa akwatiddwa e Hoima

Mayor wa Kasangati Town Council Tonny Ssempebwa Kiyimba akwatiddwa Poliisi e Hoima bwabadde agenze okunoonyeza Nyakato Asinansi eyesimbyewo ku kifo ky’omubaka omukyala owa Hoima. Ono yagenze ne Bannakisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka Roebert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.
Poliisi egamba nti emuvunaana kukozesa motoka ya Gavumenti ey’obwa Meeya okunoonya akalulu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply