Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,433 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Babiri bakwatiddwa lwakunyaga ba Mobile money

June 24, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force Entebe olunaku lw’eggulo yakutte abasajja babiri okuli Hussein Umar 18, ne Akasah Faizo nga bano okukwatibwa kyadiridde okubba James Ongom nga agent wa Mpesa.
Kigambibwa nti bano bapangisa emotoka nga bali ne mwannyinaabwe Talal Kaibo oba Jajja waabwe Wahil Ibrahim 64, nga bbo bano badduse, bwebatuuka webaagala okubba nga batuma aliwo okubagulira eby’okunywa olwo nga babba buli kimu kibasanga.
Kigambibwa nti bweberema nga bayita omukyala abeera asigadde mu motoka nga aleeta ekirowoozebwa okubeera Chloroform nga bamumufuyira ng’oluvannyuma bamubba.
Bano babba mu bitundu by;e Katwe, Jinja, Abayita Ababiri, Mbale ne Kabalagala era nga abantu babiri bebakaggulawo emisango ku bano ku Poliisi ye Ntebe. Emotoka 3 zebabadde bakozesa mu bubbi zakwatiddwa oluvannyuma lw’okunoonyezebwa nga beyambisa kkamera enkettabikolwa.